Translations by Kizito Birabwa

Kizito Birabwa has submitted the following strings to this translation. Contributions are visually coded: currently used translations, unreviewed suggestions, rejected suggestions.

150 of 1046 results
~
overflow rounding up size of file %s
2010-06-08
okwongerako katono ku bunene obwa fayiro %s kuleesewo ennamba etajja mu ggwanika zzibizi
~
%F full date; same as %Y-%m-%d %g last two digits of year of ISO week number (see %G) %G year of ISO week number (see %V); normally useful only with %V
2010-06-08
%F Kyekimu ne %Y-%m-%d %g Omwaka, nga guwandikidwa ne digiti biri, ogugendana ne sande eya kakano okubeera eya %V mu mwaka %G Omwaka, nga guwandikidwa ne digiti nya, ogugendana ne sande eya kakano okubeera eya %V mu mwaka
~
In the case of ext3 file systems, the above disclaimer applies (and shred is thus of limited effectiveness) only in data=journal mode, which journals file data in addition to just metadata. In both the data=ordered (default) and data=writeback modes, shred works as usual. Ext3 journaling modes can be changed by adding the data=something option to the mount options for a particular file system in the /etc/fstab file, as documented in the mount man page (man mount).
2010-06-08
Ku sisitemu eya fayiro ey'ekika kya ext3, shred esobola okukola obulungi kasita omulimu ogwa 'mount' ogwagiwanga ku sistemu tegwabaddeko akawayiro aka 'data=journal'. Ako kaleetera sistemu eyo okukolawo olukalala olw'enkyukakyuka mu fayiro ezigiriko, era nga esobola okukomyawo fayiro ezibadde zigyidwawo. Sisitemu eya fayiro ey'ekika kya ext3 bw'ewangibwa nga mount eriko akawayiro 'data=ordered' oba 'data=writeback', shred ekola nga bwe kyandisuubidwa. Okumanya ebisingawo ku buwayiro obufuula enkola eya mount osobola okukebera ekiwandike ekinnyonyola enkola yayo mu bujjuvu (man mount).
~
* log-structured or journaled file systems, such as those supplied with AIX and Solaris (and JFS, ReiserFS, XFS, Ext3, etc.) * file systems that write redundant data and carry on even if some writes fail, such as RAID-based file systems * file systems that make snapshots, such as Network Appliance's NFS server
2010-06-08
* sisitemu eza fayiro ez'esigamizidwa ku nkalala n'ezo ezikuuma kkopi ez'ebizikyusidwako, nga ezo ezijja ne pulogulamu ezitabaganya kompyuta eza AIX ne Solaris (ko ne JFS, ReiserFS, XFS, Ext3, etc.) * sisitemu eza fayiro eziwandika data ey'enfissi zisobole okusigala nga zikola ne wankubadde nga emirundi egimu bye ziwandika tebikwata, okugeza nga sisitemu eza fayiro ez'esigamizidwa ku RAID * sisitemu eza fayiro ezigira ebiseera ne z'ekolako kkopi, nga ekiwereza ekya NFS ekikolebwa ba Network Appliance
~
overflow in %<PRIdMAX> * %<PRIdMAX> byte blocks for file %s
2010-06-08
obungi bwa bayiti, %<PRIdMAX> * %<PRIdMAX>, ez'oku fayiro %s nnamba etajja mu ggwanika zzibizi
~
* file systems that cache in temporary locations, such as NFS version 3 clients * compressed file systems
2010-06-08
* sisitemu eza fayiro ezitereka data mu sitowa ez'ebiseera, nga zikasitoma eza NFS ey'omutindo 3 * sisitemu eza fayiro ezifunzidwa
~
CAUTION: Note that shred relies on a very important assumption: that the file system overwrites data in place. This is the traditional way to do things, but many modern file system designs do not satisfy this assumption. The following are examples of file systems on which shred is not effective, or is not guaranteed to be effective in all file system modes:
2010-06-08
KULABULA: Genderera nti ekiragiro ekya shred kyesigama ku sisitemu eya fayiro okubeera nga tekuuma kkopi eza fayiro awalala. Nti bw'obeera fayiro nga ogiwandiseko tewali gy'on'ogya kkopi. Eno y'enkola ey'ennono, naye sistemu eza fayiro empya eziwerako tez'eyisa bwezityi. Sistemu eza fayiro ezigenda okunenyerwa wano awaddako ze zimu ku ezo shred kwayinza obutabeera na mugaso:
~
Otherwise MODE is a number which may be followed by one of the following: KB 1000, K 1024, MB 1000*1000, M 1024*1024, and so on for G, T, P, E, Z, Y. In this case the corresponding stream will be fully buffered with the buffer size set to MODE bytes.
2010-06-08
NGERI bwe kitaba kimu ku ebyo, kiba ennamba etegeeza obungi bwa bayiti eza data etambuzibwa ezinaamalanga okuwera mu ggwanika zzibizi eryoke egende gy'eraga. Ennamba ezo zisobola okuwayirwako kamu ku bubonero buno obutegeeza ekirengo eky'okugibazamu okufuna obungi obwa data eyo: KB kitegeeza kirengo kya 1000, K kitegeeza kya 1024, MB 1000*000, M 1024*1024, era ne G, T, P, E, Z ne Y bweyongera bwebutyo.
~
In addition, file system backups and remote mirrors may contain copies of the file that cannot be removed, and that will allow a shredded file to be recovered later.
2010-06-08
Ku ebyo gattako nti kkopi eza sisitemu eya fayiro ez'okwerinda, ne kkopi eziri ku kompyuta ndala nabyo bisobola okubaamu kkopi eya fayiro gy'oyagala okukolako shred. Olwo fayiro eyo ebeera ekyayinza okukomezebwawo.
~
-L FILE FILE exists and is a symbolic link (same as -h) -O FILE FILE exists and is owned by the effective user ID -p FILE FILE exists and is a named pipe -r FILE FILE exists and read permission is granted -s FILE FILE exists and has a size greater than zero
2010-06-08
-L FAYIRO Kano ke kakalu nti FAYIRO gyeri ate nga nnyunzi ey'eyawudde ku gy'eggukako. Okussawo -L kikola kimu n'okussawo -h -O FAYIRO Kano ke kakalu nti FAYIRO gyeri ate nga ayisizza ekiragiro ekya test akolera ku buyinza obwa nyini yo -p FAYIRO Kano ke kakalu nti FAYIRO gyeri ate nga ya kika kya mukutu -r FAYIRO Kano ke kakalu nti FAYIRO gyeri ate nga esomeka -s FAYIRO Kano ke kakalu nti FAYIRO gyeri ate nga obunene bwayo businga ku zero
~
Report bugs to: %s
2010-06-08
Bw'osangamu ebitali butuufu, tegeeza: %s
3.
Valid arguments are:
2010-06-08
Augumenti z'oyinza okuwa ziri:
4.
error closing file
2010-06-08
wazzewo kiremya mu kubikka fayiro
5.
write error
2010-06-08
Wazzewo kiremya mu kuwandika mu fayiro
6.
preserving permissions for %s
2010-06-08
endukusa ez'oku %s tezikyusidwa
7.
Unknown system error
2010-06-08
Wazzewo kiremya atategeerese mu sisitemu
8.
regular empty file
2010-06-08
fayiro eyabulijjo etaliimu kantu
10.
directory
2010-06-08
lino tterekero
11.
symbolic link
2010-06-08
(fayiro) enyunzi ey'eyawudde
12.
message queue
2010-06-08
ddiindiro erya bubaka
14.
shared memory object
2010-06-08
kisibe kya mu ggwanika ery'awamu
15.
typed memory object
2010-06-08
kyetongole eky'omuggwanika ekikazidwako ekika
16.
block special file
2010-06-08
ffayiro ey'enjawulo eya kika kya buloka
17.
character special file
2010-06-08
fayiro ey'enjawulo ey'ekika kya nnukuta
19.
fifo
2010-06-08
FIFO
31.
weird file
2010-06-08
fayiro etategeereka
32.
Address family for hostname not supported
2010-06-08
Erinnya erya kompyuta enyunge oba endagiriro ez'omu lubu olwo tebikkirizibwa ku sisitemu eno
33.
Temporary failure in name resolution
2010-06-08
Nfunyemu obuzibu mu kukwataganya erinnya n'endagiriro ya kompyuta
34.
Bad value for ai_flags
2010-06-08
ai_flags kikongojja ekitali kituufu
35.
Non-recoverable failure in name resolution
2010-06-08
Wazzewo kiremya atagonjooleka mu kugeza kukwataganya erinnya n'endagiriro ya kompyuta
36.
ai_family not supported
2010-06-08
Amateeka ai_family ge kitegeka tegamanyidwa ku sistemu eno
37.
Memory allocation failure
2010-06-08
Tekisobose kufuna kifo mu ggwanika
38.
No address associated with hostname
2010-06-08
Eryo erinnya lya kompyuta tewali ndagiriro gye likwatagana nayo
39.
Name or service not known
2010-06-08
Erinnya oba puloguramu empeereze tebimanyidwa ku sisitemu eno
40.
Servname not supported for ai_socktype
2010-06-08
Puloguramu empeereze tegendana n'ekika kya soketi ekitegekedwa ai_socktype
41.
ai_socktype not supported
2010-06-08
Ekika kya soketi ekikongojjedwa mu ai_socktype sisitemu eno tekimanyi
42.
System error
2010-06-08
Waliwo kiremya mu sisitemu
43.
Argument buffer too small
2010-06-08
Eggwanika zzibizi eriterekebwamu agumenti terimala
44.
Processing request in progress
2010-06-08
Omulimu ogusabidwa gubindabinda
45.
Request canceled
2010-06-08
Omulimu ogusabidwa gusazidwamu
46.
Request not canceled
2010-06-08
Omulimu ogusabidwa tegusazidwamu
47.
All requests done
2010-06-08
Emirimu egisabidwa gyonna giwedde
48.
Interrupted by a signal
2010-06-08
Ekiragiro emirimu kigiyimirizzaamu
49.
Parameter string not correctly encoded
2010-06-08
Paramita ewandikidwa bubi
50.
Unknown error
2010-06-08
Wazzewo kiremya atategeereka
56.
%s: invalid option -- '%c'
2010-06-08
%s: akawayiro -- %c tekakola
57.
%s: option requires an argument -- '%c'
2010-06-08
%s: akawayiro kateekwa okubaako agumenti -- '%c'
58.
cannot stat %s
2010-06-08
stat eremedwa okuzuula ebikwata ku fayiro %s
59.
cannot change permissions of %s
2010-06-08
nnemedwa okukyusa obuyinza obw'oku %s
60.
cannot create directory %s
2010-06-08
nnemedwa okukolawo tterekero %s